Yali musajja muyimbi nnyo kyokka nga kati mugenzi. Yazaalibwa mu bitundu by’Ebulemeezi eri mu balya naka, Era naziikibwa ku kyaalo Ggaangu_Busula mu Bulemeezi. [Soma era
Nga nkozesa omuko guno, njagala kukuwa ndowooza yange ku ngeri gyendabamu ebintu ku nsonda y’omukwano, naddala omukwano ogubeerawo nga tonayingira bufumbo.
Amazima sigenda kwogera ku nsonga z’abafumbo…. Omuvvubuka, omuwuulu, gwebamenya omutima, bakukyaawa, olina gwewalmenya omutima mu butali bugenderevvu,……. ngenda kugezako okulaba nga nkuyamba mu ngeri emu oba endala.
Nzikiririzaamu.