Omuntu gwofaako ennyo bwasalawo okukulumya, kiba nga kuteeka mula mu bbwa. Ate emirundi egisinga obungi, abantu abo betuyita mikwano gyaffe, batulumya mu bugenderevvu kubanga babeera Soma era
Nga nkozesa omuko guno, njagala kukuwa ndowooza yange ku ngeri gyendabamu ebintu ku nsonda y’omukwano, naddala omukwano ogubeerawo nga tonayingira bufumbo.
Amazima sigenda kwogera ku nsonga z’abafumbo…. Omuvvubuka, omuwuulu, gwebamenya omutima, bakukyaawa, olina gwewalmenya omutima mu butali bugenderevvu,……. ngenda kugezako okulaba nga nkuyamba mu ngeri emu oba endala.
Nzikiririzaamu.