Omukazi mayembe ga gaali bwogata nga weraga, ssebo ekivaamu kigwo… Bwentyo nowange bweyansimatuka nakwata mu bbanga enkoona nenoga. Fred Ssebatta Olunaku luja kukya mu bulamu Soma era
Nga nkozesa omuko guno, njagala kukuwa ndowooza yange ku ngeri gyendabamu ebintu ku nsonda y’omukwano, naddala omukwano ogubeerawo nga tonayingira bufumbo.
Amazima sigenda kwogera ku nsonga z’abafumbo…. Omuvvubuka, omuwuulu, gwebamenya omutima, bakukyaawa, olina gwewalmenya omutima mu butali bugenderevvu,……. ngenda kugezako okulaba nga nkuyamba mu ngeri emu oba endala.
Nzikiririzaamu.
