Abantu abamu bayingira mu bulamu bwaffe nga tebateekeddwa kubeerawo bbanga lyonna, nga nebwetugezaako tutya okubakuumira ku lusegere lwaffe, bamaliriza bakutte ekkubo nebagenda. Kino tekitegeeza nti tulina kwejjusa lunaku lwetwabasisinkana, nedda! Tulina kukitegeera nti waliwo ensonga Soma era
Pranyana
February 24, 2022
Okusookera ddala kansuubire nti oli bulungi. Nkimanyi nti sasobola kunyonyola mbeera yonna nga bweyali. Naye wakiri okimanyi nti nagezaako lwakuba tewampuliriza. Mbeera mulimba bwengamba nti sikusubwa! Akatundutundu k’obulumi bwenaziika mu mutima gwange, kagira nekazukuka Soma era
Pranyana
February 20, 2022
Siri muwala akiririza mu mukwano ogw’olubeerera. Kirabike tontegeedde bulungi! Kyentegeeza, omutima gwange gumementeddwa enfunda eziwera, nga kati kizibu gyendi okukiririza mu mukwano ogutaliiko kkomo. Mu kaseera kamu naliko omuwala omuto alina esuubi nti kisoboka Soma era