• November 22, 2024

Omulundi ogwasooka okutta ekyaama n’omuntu gwewali wegwanyiza okufa obufi, byaali bitya wamma?

 Omulundi ogwasooka okutta ekyaama n’omuntu gwewali wegwanyiza okufa obufi, byaali bitya wamma?

Ekyamazima, mu bulamu tosobola kwebaka nabuli muntu gwewali wegwanyizaako, okuleka nga gw’oli sabeenzi oba Nabeenzi! Emirundi egisinga tumatira abantu naye netukireka bulesi awo nekiyita nga n’oluusi omuntu oyo tategedde.

Ye okimanyi nti osobola okumatira omuntu okumala emyaka n’emyaka nga takuvva ku mutima? Ekyewunyisa nti ayinza n’obutakimanya, naye nga gwe muli olowooza nti oba oli awo luliba nategeera kyowulira gyaali.

Abantu abamu mulina omukisa nga mwasobola okutta ekyaama n’abantu abo bemwaali muludde nga mwegwanyiza.

Ekibuuzo:

Kyaali kitya ku mulundi ogwasooka okutta ekyaama, kyewali osuubira kyewasanga oba n’okutuusa olwaleero otendereza efujjo lya sitaani?

Kozesa akabangirizi wamanga (comment section) oyanukule ekibuuzo kyange.

Webalire ddala!

Digiqole ad

Related post

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *