Omukwano lugendo. Olugendo olujjudde embeera ez’enjawulo. Wakati mu lugendo luno tukola okusalawo. Okusalawo nti tusigale nga tulwaanira abo betwagala, oba okubaleka Soma era
Tags : naku
Ekitundu ekyomukaaga. Wakati mu kufumumitiriza ku bubaka Andy bweyali ansindikidde, akaseko kaamera ku matama gange, nekyaddirira kwali kugwa ku buliri ng’omute Soma era
Omukazi gwenziramu okufuna sigenda kummukiriza kukola, kubanga nfunye essomo. bya musomi. Bwatyo omu ku basomi baffe, bweyantegeezeza era bwenamubuuziza ogubadde, nalunviira ku Soma era
Mu nsi kyosinga okwagala, kwekubeera mu mikono gye ng’akuwambatidde. Onyumirwa nnyo akaseko kakuteerako ng’akulabira ku luuyi lumu, ekintu ekikuletera obuwojjolo Soma era
Ekitundu ekyokuna. Omanyi kyebayita okuwanuka mu gulu n’ogwa mu kinnya ekirimu ennimi z’omuliro? Bwentyo bwenali nga mpulira Danny bwampita Rhoda. Soma era
Nandyekaziza nennimba nti tebindya! Naye okulimba ssi muzannyo gwange. Nkimanyi bulungi nti gyooli, era nga wegirisiza mu buli ekyaali ekyange, naye nasalawo Soma era
Ekitundu ekyokusatu. Nga maze okukyuusa endabika yange, olugambo lwatandika okusasaana ku kyaalo kwonna nga mukyala wa Dr. Danny bwakyuuse. Obuvviiri obumpi bwandabisa Soma era
Bwenjogera ku musajja omulungi, mbeera sitegeeza musajja eyakula obulungi, alina amaaso amalungi oba ng’alina olususu olulungi! Omusajja omulungi takola bintu birungi Soma era
Okusubwa omuntu kintu kinene nnyo. Naye abafe twagala okwebuuza, ddala tusubwa mikwano gyafe ng’abantu oba tubasubwa olw’ekyo kyetwaali tubatebereza okubeera? Soma era
Ekitundu ekyokubiri. Okukuzaako katono emabega, amannya nze Namuwonge Irene. Nakula nina ebirooto byange ng’omuntu, nga n’ekisingira ddala nali njagala kufuna Soma era
