Lwaki? Mboozi ya musomi waffe. “Nali manyi e waka nalekayo munnange, naye ndabika nalowooza bukyamu” Admin gyebaleko, nkusaba okweke enfaanana yange n’Soma era
Tags : omukwano
Abasinga tukula twegomba okubeera abagagga, nga tulina buli kimu kyetwandiyise ekirungi. Naye oluusi obulamu bugaana okutambula nga bwetubeera twagala. Ku myaka emito Soma era
Sikumanyi n’ebikukwatako sibimanyi. Nandiba nga manyi erinnya lyo, nandiba nga manyi bwofaanana mu maaso, naye ebyaddala sikumanyi. Kyentegeeza, sikumanyi mu buntu. Soma era
Bintu bingi ebituukawo ng’omutima gwo gumenyeddwa. Omutima gwo okumenyebwa oyo gwobadde olinamu esuubi. Omutima gwo bwegumenyebwa, kiwulikika ng’obulumi obutagenda kuwona Soma era
Omukwano lugendo. Olugendo olujjudde embeera ez’enjawulo. Wakati mu lugendo luno tukola okusalawo. Okusalawo nti tusigale nga tulwaanira abo betwagala, oba okubaleka Soma era
Ekitundu ekyomukaaga. Wakati mu kufumumitiriza ku bubaka Andy bweyali ansindikidde, akaseko kaamera ku matama gange, nekyaddirira kwali kugwa ku buliri ng’omute Soma era
Omukazi gwenziramu okufuna sigenda kummukiriza kukola, kubanga nfunye essomo. bya musomi. Bwatyo omu ku basomi baffe, bweyantegeezeza era bwenamubuuziza ogubadde, nalunviira ku Soma era
Mu nsi kyosinga okwagala, kwekubeera mu mikono gye ng’akuwambatidde. Onyumirwa nnyo akaseko kakuteerako ng’akulabira ku luuyi lumu, ekintu ekikuletera obuwojjolo Soma era
Ekitundu ekyokutaano. Nga tukyanyumya kino na kiri, Danny yatusaanga wakati mu mboozi bweyali akomezawo abaana okuvva ku somero. “Banange ndabira wa, ono Soma era
Obulamu lugendo omuntu lwatambula okutuusa lwawumula. Abantu abasinga bategeera ekyo kyebagala okubeera mu bulamu ku myaka emito ddala. Eky’omukisa omubi, nze Soma era