Ekitundu ekyokuna. Omanyi kyebayita okuwanuka mu gulu n’ogwa mu kinnya ekirimu ennimi z’omuliro? Bwentyo bwenali nga mpulira Danny bwampita Rhoda. Soma era
Tags : omukwano
Nandyekaziza nennimba nti tebindya! Naye okulimba ssi muzannyo gwange. Nkimanyi bulungi nti gyooli, era nga wegirisiza mu buli ekyaali ekyange, naye nasalawo Soma era
Ekitundu ekyokusatu. Nga maze okukyuusa endabika yange, olugambo lwatandika okusasaana ku kyaalo kwonna nga mukyala wa Dr. Danny bwakyuuse. Obuvviiri obumpi bwandabisa Soma era
Bwenjogera ku musajja omulungi, mbeera sitegeeza musajja eyakula obulungi, alina amaaso amalungi oba ng’alina olususu olulungi! Omusajja omulungi takola bintu birungi Soma era
Okusubwa omuntu kintu kinene nnyo. Naye abafe twagala okwebuuza, ddala tusubwa mikwano gyafe ng’abantu oba tubasubwa olw’ekyo kyetwaali tubatebereza okubeera? Soma era
Ekitundu ekyokubiri. Okukuzaako katono emabega, amannya nze Namuwonge Irene. Nakula nina ebirooto byange ng’omuntu, nga n’ekisingira ddala nali njagala kufuna Soma era
Ekitundu ekisooka. Nze nali simanyi Mary Rhoda, era ebimukwatako nasooka kubiwulira bwenali nfunye omulimu kumpi n’amaka ga Dr. Danny Ssendawula. Omukyala Soma era
Nsaasira omukyala eyepanka, mbu sifumba na mujja wange! Eby’obufumbo bwetwabisaanga, era bwetujja okubireka. Mujja wo oyo tomutawanya kuba naye …. Bigambo bya Soma era
Okusookera ddala kansuubire nti oli bulungi. Nkimanyi nti sasobola kunyonyola mbeera yonna nga bweyali. Naye wakiri okimanyi nti nagezaako lwakuba tewampuliriza. Mbeera Soma era
Omukwano muzannyo ogujjudde katemba. Emirundi egisinga twesaanga tulumiza abo betufaako ennyo ssi lwakuba kyetubeeera twagala, naye olw’okuba tuba tetumanyi muntu oli Soma era