• July 3, 2025

Tusekemu.

 Tusekemu.

Abaddigize nga balya ssente

Bwobera oyagala okumanya entegeera y’omuwala we Uganda, mutwaleko mu kifo awasanyukirwa. Bwemutukayo, ajjakusaba chips n’enkoko. Sikitegera lwaki bagala nnyo enkoko ne chips. Kati gwe tomenyeka naye, saba ebibala olye. tajakubako na buzibu.

Bwemuba muli mu kulya, kwata essimu yo obe nga afuluma, leka nga omulagidde akukolere order y’ebyokunywa, nkukakasa ojja kusanga asabyeyo sooda owuwe ne Lock Boom owuwo. hahaha

Kale bafu nnyo. Anyiize olwa bino jangu eka tulwane.

Digiqole ad

Related post

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *